Carol-dear 1, Bani bolaba bakayana. Nze ndaba gwokayaana. Kyawandikibwa mu bayibuli nti mubisera ebyenkomerero obwakabaka bulitabala obwakabaka. Kkiriza oba gaana. Kino kyekisera bakutabala kati !!!
Nze siri serwajjokwoota. Nkuyigiriza omanye ebyafaayo nti ne Busuti oba ekanzu ebikweyagaza byonna bikoperere ne jjaja wa kitawo teyabimanyako. Mwe mwononye obuganda nemwefula nga ba hamasi bwebayona palestine
bannage guy baamutta oba jaali?
kiggundu2008 7 months ago
Carol-dear 1, Bani bolaba bakayana. Nze ndaba gwokayaana. Kyawandikibwa mu bayibuli nti mubisera ebyenkomerero obwakabaka bulitabala obwakabaka. Kkiriza oba gaana. Kino kyekisera bakutabala kati !!!
Nyonyintono 1 year ago
@Nyonyintono Owulidde bakayanira ankole oba kigalis
caroldear1 1 year ago
Obuganda werabide nti bulina webwatandikira. Nerinya Buganda bwoba tomanyi weryava nsaba nkuyigirize. Era nsobola bulungi okuyigiriza nebakansangwaawo bwebaali bayitibwa nga nerinya buganda terinajja. Njakusomesa Kintu gyeyava. Gwe nawe nkuyigirize gyewava.
Nyonyintono 1 year ago
Obuganda bwasangwa'wo atenga bwakulekwa'wo,,,,,,,,,,,,,,, ababwekubako mujja kuvaako bukumbu!
Kalyango1 1 year ago
Nyonyi oyinza ogezako okunjigiriza naye sirowoza . naye kankugambeko omanyi akabwa keweyorera ke kakuluma entumbwe, ssebo nze sirira kukawuwo
bjuliate 1 year ago
Webale nnyo Sseruwagi obyatudde.
Ziwambaza 1 year ago
sebo mwebale kwokya masiro! gwa ani? lwaki todamu ekyo. tambula nga omuganda bwatambula. sijja kimenyewo oli serwajja okwota! ndi japan tokyo
bjuliate 1 year ago
Nze siri serwajjokwoota. Nkuyigiriza omanye ebyafaayo nti ne Busuti oba ekanzu ebikweyagaza byonna bikoperere ne jjaja wa kitawo teyabimanyako. Mwe mwononye obuganda nemwefula nga ba hamasi bwebayona palestine
Nyonyintono 1 year ago
ha haaaaa 0.29
ajdauda 2 years ago