Geofrey Lutaaya- Agundegunde
Uploader Comments (DjDinTV)
All Comments (13)
-
Agundegunde,Lutaaya webale kuyiimbila kabaka waffe.Awangale Ssabasajja.
-
Thanks Geofrey, even the young generation LOVE him BITTOLE
-
agunde gunde ineed
-
Lutaaya nange njagala kuyimbira Kabaka wange awaana omulungi tamenyeka webale nnyo akayimba kano era buno bwebuyimba obutava ku radio yaffe eyabagandaMwongere omulimu guno gwemukola
okuyimba ku Kabaka waffe, Buganda yaffe nobuwangwa bwaffe, ate temwerabira kuwaana baana banammwe Abaganda mu mannya gaabwe Amaganda
-
Awangale ayi Sabaasaja kabaka. Lutaaya webale nyo.
-
Thanks Geofrey, It is my wish that all members of eagles production each makes a new hit specifically for the kabaka and all what Buganda has got through in the recent past.
Tumuwaane nnyo abatatwagaliza betugire ku munyaanya.
DJDIN webale tuweleza buyimba bunyuma
prokim2005 1 year ago
@prokim2005 Webale kusiima
DjDinTV 1 year ago
Luno oluyimba lwange luva kuntobo y'omutima gwange luno luli special nnyo si walayi oli miss, tonyumya easy come, luno toluyita Nassanga, nange kuluno nyimbira Kabaka wange................... This is a must listen/watch, what a great composition, especially during these hard times, thx Lutaaya.
Agundegunde nyinimu Magulu nnyondo. Webale Eneriko ne Dj Din.
PrinceRonnie1 1 year ago
@PrinceRonnie1 Thanks for appreciating.
DjDinTV 1 year ago
DJ Din Okikoze luno!!! Webale nyo nyo. SKA (Ssabasajja Kabaka Awa'angaale) Webale nyo G. Lutaaya
SIKABURO 1 year ago
@SIKABURO Webale kusiima
DjDinTV 1 year ago