Uploaded videos
1-10 of 487-
Emitwe Emikulu: 6th Mar
akawungeezi
121 views
http://www.ntvuganda.co.ug/
Omusajja yeesuddemu akambaayaaya n'atemaatema abaana bana, omu n'amukutalo omutwe ate abaala n'abaleka nga bataawa. Bino bibadde mu distulikiti ...
-
Omulamuzi akalize omukazi emyaka 25
akawungeezi
60 views
http://www.ntvuganda.co.ug/
Kkooti enkulu mu Kampala esindise omukazi Christine Karitundu mu kkomera e Luzira, amaleyo emyaka abiri mu entaano ng'alangibwa kutta bba. Ate m...
-
Omusajja atemyeeko omwana omutwe
akawungeezi
51 views
http://www.ntvuganda.co.ug/
Agava ku kyalo Buggoge mu gggombolola y'e Kayunga mu distulikiti ey'e Kayunga, ga musajja Kassimu Jabivi eyakkakanye ku baana banna n'abatemaate...
-
Agambibwa okutta omwaanawe akwatiddwa
akawungeezi
68 views
http://www.ntvuganda.co.ug/
Ate Omukazi atemera mu gy'obukulu 22 akwatiddwa e Masaka, ng'agambibwa okujja muwalawe ow'emyaka ena gyokka mu bulamu bw'ensi eno. Jennifer Nawa...
-
Ebbujje lipooca na biwundu
akawungeezi
72 views
http://www.ntvuganda.co.ug/
Omwana ow'omwaka ogumu apooca na biwundu mu ddwaliro lya case Hospital wano mu Kampala, oluvannyuma lwa kitaawe okumuyiira olwegye lw'amazzi. Tt...
-
Amayembe e Mityana
akawungeezi
55 views
http://www.ntvuganda.co.ug/
Abatuuze ku kyalo Nandegejja mu gombolola y'e Busimbi mu disitikiti ey'e Mityana, bali mu kusattira oluvannyuma lwa mutuuze munaabwe okugula ama...
-
Ab'akabondo ka NRM bawolerezza Mutebile
akawungeezi
58 views
http://www.ntvuganda.co.ug/
Ababaka b'akabondo ka NRM olunaku lw'eggulo baasazeewo nti gavana wa Bbanka ya Uganda enkulu aleme kusindiikirizibwa nga bwe gwali ku ba minisit...
-
Emitwe Emikulu: 5th Mar
akawungeezi
352 views
http://www.ntvuganda.co.ug/
Omusajja omulala eyasimattuse okufa olw'eryato eryaggwa mu mazzi ku lw'okuna omwafiira abantu 14, annyonyodde engeri gyeyasimattukamu akabenje k...
-
Eyasimattuse eryato ayogedde
akawungeezi
339 views
http://www.ntvuganda.co.ug/
Poliisi etegeezeza ng'omukisa gw'okuzula abantu abakyali abalamu mu kabenje akaagwa ku kizinga Liibu bweriweddewo, era kati esabye abantu okujeg...
-
Abayizi e Makerere batabuse lwa Kaabuyonjo
akawungeezi
289 views
http://www.ntvuganda.co.ug/
Wabadde waakayitawo ennaku bbiri zokka abayizi mu kisulo kya Lumumba ku ttendekero ekkulu e Makerere nga beekalakaasiza lwa kubagabula mmere nvu...
Advertisement










Play all(487)