Added: 2 years ago
From: walkman247
Views: 17,183
Sort by time | Sort by thread (beta)

Link to this comment:

Share to:

All Comments (18)

Sign In or Sign Up now to post a comment!
  • SSEBO SEBATTA! YIII WATTU WEBALE NYO WEBALIRE DDALA ERA OBWEEZZA OBWAMUKASA BUKUKULEMBEERE OLUBEREERA NGA BULIJJO!

    AWANGAALIRE DDALA SSABASAJJA WAFFEE!!

    BULASIO e BUWAYA

  • Abanganda tulina kye batukweka bajja baffe (Kintu ne Nambi) Lubale sigwe mulina okuyita. Kantanda owebutonda (Jaaja Ggulu) yeka yajja okutwanukula. Mugolokoke banange fee mpologoma ya Yuda.

  • mwami semambo are you well versed with the Bible? do you know Abraham what did he do when god asked him to sacrifice his son by the way he was in Africa when that happened.

    all the religions on this planet came from our African culture.

    read the genesis properly. this man is right.

  • Banange mutye katonda. Nze ndaba ebintu binji munsi nadala wano mu Europ. aba zungu banjji abatayagala muzila snow kugwa oba bude kunyogoga. Naye oyo fena gwe tusinza yasala gugwe oba teguwa. kale nyabo abo sebo tya Katonda ojja kuwangu ensi eno ate nemumaso ga katonda ojakuba mulongofu.

  • Wama Thestallone2 webale kulaba mazima. Katonda jjali era nomusamize akuganba nti edddagala lilyo naye katusabe Katonda akilize owone.

    Kale gwe aganba nti osinza lubale lwaki tolabe ekyo?

    Ofananako nabo bebafera nti nonze sente era nja gala tuzigabane fena.

    kale mumanye gwe kenyi gwo olina okusaba Katonda nakuwa okusinga bwo osaba lubale ate nga naye akimanyi nti katonda jali era nti Katonda asinga lubale amanyi.

    Naye gwe tewebuzamu mumutima gwo nti k

  • Bwana Semambo, Bwobanga obulira ekigambo kyakatonda tobond'okanga!

    Bera nga Abatume Ba Katonda Moses yakow'ola Abana bayisirayiri almost emyaka 100! Teyalekerawo okutusa lweyafa. Jesus bweyajja Muganda we Moses weyakoma ye weyatandikira, Ela akikkatiriza kati mu Bible nti temul'owoza nti najja kudibya bya Musa (Moses) wabula okutukiriza ebyas'ubizibwa.

    Yakowola abana bayisirayiri mpaka lwebegeza mubulamu bwe!

    Kati nebano genda maso n'okubanyonyola bunyisa ekigambo kya Katonda. Lubale si Diini

  • nsanyuse nnyo okulaba comment yo ssebo. youtube terina ddiini, kale awo osaana okyusuume. 2. Lubale si musango- eba ddiini ng'endala zonna mu nsi. gendako mu india ne china. aw' ojakufunamu enjawulo mu nzikiiriza z'ensi. 3. amakulu mu luyimba luna luli nti; musinze katonda oba balubale bamwe naye mukwagala(love) bantu bannaffe, omutali bya bufere nga okusaddaka abantu, okusabira n'ebirala. okumannya eby'obuwangwa bwo kutandiika okwe mannya(self awareness). and then u can tell others ur story.

  • Lubale eba ddiini ng'endala zonna! Ekyo sikituufu! Lubale si diini. Katonda wabasamize, jiba Misambwa, Mayiba, Mbuzi zabitanga, Nkoko z'arujumba, Emiti nga Nakaima ogusangibwa e Mityana, no'muti Lukalu ogusangibwa Ebutambala. Basinza emigga nga Sezibwa, Mayanja, nenyanja Nnalubaale! Abazungu wekwasa babwerere, tebak'era nga nkya nebayigiriza Muddugavu kusaddaka bantu! Era mu Europe yadde America tebiriiyo, ezo mpisa zammwe Abaddugavu abakiririza mu Lubale. Lubale ne Misambwa, byebisaba Abantu!!!

  • Mwe muli balalu nze gamba nti nga abazungu tebanajja twali tusinza lubale mwe mutwale eri obulokolere bwamwe. nekilara luno luyimba era en Youtube not church

  • webale nyo walkman..great message

  • Great,thanks

  • Webala nnyo Ssebo walkman,

    obukuusa bujjudde abantu ensanji zino. Eddini erimu ettemu, okubba abantu, obukyayi n' eby' obukuusa obulala. teba ddini. Bajjajja sibwebasinza nga.

    Akuume ssebo

  • Stallone, mpozi werabidde wa jjoova. katonda twali tumulina okuva edda nga nezino eddini tezinajja.

    It was persecuted and forced underground by the foreingners.

    He is trying to make u learn,that nothing is wrong with our Katonda, only fraudesters are bad(so many in this so called Saved Churces where pastors are ready to do anything 4 survival. Ba kibwetere baali balokole.

    Akugambye nti mulekera awo okopperera.

    Akuume sseruganda

Loading...
Alert icon
0 / 00Unsaved Playlist Return to active list
    1. Your queue is empty. Add videos to your queue using this button:
      or sign in to load a different list.
    Loading...Loading...Saving...
    • Clear all videos from this list
    • Learn more